LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 15:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Awo Katonda n’agamba Ibulaamu nti: “Kimanye nti ezzadde lyo baliba bagwira mu nsi endala, era nti abantu b’omu nsi eyo balibafuula baddu era balibabonyaabonya okumala emyaka 400.+

  • Ekyamateeka 26:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Olyogerera mu maaso ga Yakuwa Katonda wo nti, ‘Kitange yali Mwalameeya+ omubungeesi,* era yagenda e Misiri+ n’ab’omu maka ge abaali abatono+ era n’abeera eyo ng’omugwira. Naye ng’ali eyo yafuuka eggwanga eddene era ery’amaanyi.+

  • Zabbuli 105:23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 23 Awo Isirayiri n’agenda e Misiri,+

      Yakobo n’abeera mugwira mu nsi ya Kaamu.

  • Ebikolwa 7:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 Ate era Katonda yamugamba nti ab’ezzadde lye bandibadde bagwira mu nsi endala, era nti bandifuuliddwa baddu ne babonyaabonyezebwa* okumala emyaka 400.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share