LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 45:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ojja kubeera mu kitundu ky’e Goseni+ okumpi nange—ggwe n’abaana bo, ne bazzukulu bo, n’ebisibo byo, n’amagana go, na buli kimu ky’olina.

  • Okuva 1:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 Oluvannyuma lw’ekiseera wajjawo kabaka omuggya mu Misiri eyali tamanyi Yusufu.

  • Okuva 1:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Awo ne babateekako bannampala abaabakozesanga emirimu egy’obuddu egy’amaanyi,+ ne bazimbira Falaawo ebibuga Pisomu ne Lamusesi+ ebyali eby’okuterekangamu ebintu.

  • Okuva 12:37
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 37 Abayisirayiri ne bava e Lamusesi+ ne boolekera e Sukkosi.+ Abasajja baali nga 600,000 nga tobaliddeeko baana bato.+

  • Okubala 33:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Abayisirayiri baava e Lamusesi+ mu mwezi ogusooka ku lunaku olw’ekkumi n’ettaano olw’omwezi ogwo.+ Baavaayo ku lunaku olwaddirira Okuyitako+ nga tebaliimu kutya kwonna* era ng’Abamisiri bonna balaba.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share