-
Olubereberye 47:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Ettaka lya bakabona lyokka ly’ataagula,+ kubanga omugabo gwa bakabona ogw’emmere gwavanga wa Falaawo, era baalyanga ku mugabo gwabwe ogw’emmere Falaawo gwe yabawanga. Eyo ye nsonga lwaki bo tebaatunda ttaka lyabwe.
-