Okuva 40:3 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 3 Ojja kugiteekamu essanduuko ey’Obujulirwa+ era osseemu olutimbe+ lusiikirize Essanduuko. Okubala 10:33 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 33 Awo ne batambula okuva ku lusozi lwa Yakuwa+ olugendo lwa nnaku ssatu, era essanduuko+ y’endagaano ya Yakuwa yabakulemberamu ku lugendo olwo olw’ennaku essatu okubanoonyeza ekifo eky’okuwummuliramu.+
33 Awo ne batambula okuva ku lusozi lwa Yakuwa+ olugendo lwa nnaku ssatu, era essanduuko+ y’endagaano ya Yakuwa yabakulemberamu ku lugendo olwo olw’ennaku essatu okubanoonyeza ekifo eky’okuwummuliramu.+