LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 30:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 “Alooni+ ajja kukyotererezangako+ obubaani obw’akaloosa.+ Ajja kubwoterezanga buli ku makya bw’anaabanga ateekateeka ettaala.+

  • Okuva 40:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Ojja kuteeka ekyoto ekya zzaabu eky’okwotererezangako obubaani+ mu maaso g’essanduuko ey’Obujulirwa, era oteeke olutimbe mu mulyango oguyingira mu weema entukuvu.+

  • Zabbuli 141:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  2 Okusaba kwange ka kube ng’obubaani+ obuteekeddwateekeddwa mu maaso go,+

      Emikono gyange egiyimusiddwa ka gibe ng’ekiweebwayo eky’akawungeezi eky’emmere ey’empeke.+

  • Okubikkulirwa 8:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 Malayika omulala n’ajja, n’ayimirira awaali ekyoto+ ng’alina ekyoterezo ky’obubaani ekya zzaabu; n’aweebwa obubaani bungi+ okubuweerayo awamu n’okusaba kw’abatukuvu ku kyoto ekya zzaabu+ ekyali mu maaso g’entebe y’obwakabaka.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share