-
Okuva 8:30, 31Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Awo, Musa n’ava mu maaso ga Falaawo ne yeegayirira Yakuwa.+ 31 Yakuwa n’akola nga Musa bwe yamusaba, kawawa n’ava ku Falaawo ne ku baweereza be ne ku bantu be. Tewali yasigalawo.
-
-
Okuva 9:33Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
33 Awo Musa n’ava awaali Falaawo n’afuluma ekibuga n’ayimusa emikono gye eri Yakuwa, okubwatuka n’omuzira ne birekera awo, era n’enkuba n’erekera awo okutonnya.+
-