-
Okuva 9:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Yakuwa ajja kulaga enjawulo wakati w‘ebisolo by’Abayisirayiri n’eby’Abamisiri, era tewali na kimu ku bisolo by’Abayisirayiri kijja kufa.”’”+
-
-
Okuva 9:26Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
26 Ekitundu ky’e Goseni ekyalimu Abayisirayiri kye kyokka ekitaakubibwa muzira.+
-
-
Okuva 10:23Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
23 Tewali yali asobola kulaba munne era tewali yava mu kifo we yali okumala ennaku ssatu; naye Abayisirayiri bonna baalina ekitangaala mu maka gaabwe.+
-
-
Okuva 12:13Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
13 Era omusaayi gujja kuba kabonero ku mayumba mwe munaaba; nja kulaba omusaayi mbayiteko era ekibonyoobonyo tekijja kubatuukako okubazikiriza bwe nnaaba mbonereza ensi ya Misiri.+
-