-
Okuva 8:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Oluvannyuma Falaawo n’ayita Musa ne Alooni n’abagamba nti: “Mwegayirire Yakuwa anzigyeko ebikere nze n’abantu bange+ kubanga ndi mwetegefu okuleka abantu bagende baweeyo ssaddaaka eri Yakuwa.”
-
-
Okuva 9:28Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
28 Weegayirire Yakuwa akomye okubwatuka n’omuzira. Ndi mwetegefu okubaleka mugende, era temujja kweyongera kubeera wano.”
-