LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 12:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ekire ne kiva ku weema, era laba! Miriyamu yali akubiddwa ebigenge ebyali ebyeru ng’omuzira.+ Alooni n’akyuka n’atunuulira Miriyamu n’alaba ng’akubiddwa ebigenge.+

  • Okubala 12:12
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Nkwegayiridde tomuleka kubeera ng’omwana azaalibwa ng’afudde, azaalibwa ng’omubiri gwe guliiriddwako ekitundu!”

  • 2 Ebyomumirembe Eky’Okubiri 26:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Kyokka Uzziya n’asunguwala,+ era yali akutte ekyoterezo eky’okwotereza obubaani. Mu kiseera ekyo ng’asunguwalidde bakabona, ebigenge+ ne bimukuba mu kyenyi ng’ali mu maaso ga bakabona mu nnyumba ya Yakuwa, okumpi n’ekyoto eky’okwotererezaako obubaani.

  • Matayo 8:3
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 3 N’agolola omukono gwe, n’amukwatako, n’amugamba nti: “Njagala! Fuuka mulongoofu.”+ Amangu ago n’awona ebigenge.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share