-
Eby’Abaleevi 13:50Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
50 Kabona anaakeberanga ekintu ekiriko endwadde eyo, era anaakyawulanga ku bintu ebirala okumala ennaku musanvu.+
-
-
Eby’Abaleevi 14:38Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
38 kabona anaafulumanga mu nnyumba n’agiggala okumala ennaku musanvu.+
-
-
Okubala 12:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 Bw’atyo Miriyamu n’aggibwa mu lusiisira n’abeera ebweru waalwo okumala ennaku musanvu,+ era abantu tebaava mu kifo ekyo okutuusa Miriyamu lwe yakomezebwawo.
-