LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Matayo 8:4
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 4 Yesu n’amugamba nti: “Tobuulirako muntu yenna,+ naye genda weeyanjule eri kabona+ era oweeyo ekirabo nga Musa bwe yalagira,+ balyoke bakakase nti owonye.”

  • Makko 1:44
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 44 ng’amugamba nti: “Tobuulirako muntu yenna, naye genda weeyanjule eri kabona era olw’okulongoosebwa kwo, oweeyo ebintu Musa bye yalagira,+ balyoke bakakase nti owonye.”+

  • Lukka 5:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 N’alagira omusajja oyo obutabuulirako muntu yenna, kyokka n’amugamba nti: “Genda weeyanjule eri kabona, era olw’okulongoosebwa kwo, oweeyo ebintu Musa bye yalagira,+ bakakase nti owonye.”+

  • Lukka 17:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 Bwe yabalaba n’abagamba nti: “Mugende mweyanjule eri bakabona.”+ Bwe baali bagenda ne balongooka.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share