Eby’Abaleevi 13:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Omuntu bw’afunanga ekizimba, oba bw’abanga n’ekikakampa, oba ekiba ku lususu,* nga kiyinza okufuuka endwadde y’ebigenge*+ ku lususu, anaatwalibwanga eri Alooni kabona oba eri omu ku batabani be bakabona.+
2 “Omuntu bw’afunanga ekizimba, oba bw’abanga n’ekikakampa, oba ekiba ku lususu,* nga kiyinza okufuuka endwadde y’ebigenge*+ ku lususu, anaatwalibwanga eri Alooni kabona oba eri omu ku batabani be bakabona.+