Eby’Abaleevi 18:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 “‘Towangayo mwana wo yenna eri Moleki.+ Tovvoolanga linnya lya Katonda wo mu ngeri eyo.+ Nze Yakuwa. Eby’Abaleevi 19:12 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 12 Temulayiranga bya bulimba mu linnya lyange+ bwe mutyo ne muvvoola erinnya lya Katonda wammwe. Nze Yakuwa. Eby’Abaleevi 22:32 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 32 Temuvvoolanga linnya lyange ettukuvu,+ era nnina okutukuzibwa mu Bayisirayiri.+ Nze Yakuwa abatukuza,+
21 “‘Towangayo mwana wo yenna eri Moleki.+ Tovvoolanga linnya lya Katonda wo mu ngeri eyo.+ Nze Yakuwa.
12 Temulayiranga bya bulimba mu linnya lyange+ bwe mutyo ne muvvoola erinnya lya Katonda wammwe. Nze Yakuwa.
32 Temuvvoolanga linnya lyange ettukuvu,+ era nnina okutukuzibwa mu Bayisirayiri.+ Nze Yakuwa abatukuza,+