Okuva 28:36 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 36 “Ojja kukola akabaati akamasamasa aka zzaabu omulongoofu oyoleko ebigambo bino: ‘Obutukuvu bwa Yakuwa.’+ Ojja kukayolako nga bwe bayola akabonero ku kintu.* Eby’Abaleevi 11:45 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 45 Kubanga nze Yakuwa eyabaggya mu nsi ya Misiri, ndyoke nkyoleke nti ndi Katonda wammwe;+ mubenga batukuvu+ kubanga ndi mutukuvu.+ Eby’Abaleevi 20:7, 8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 “‘Mwetukuzenga era mubenga batukuvu,+ kubanga nze Yakuwa Katonda wammwe. 8 Mukwatenga amateeka gange.+ Nze Yakuwa abatukuza.+
36 “Ojja kukola akabaati akamasamasa aka zzaabu omulongoofu oyoleko ebigambo bino: ‘Obutukuvu bwa Yakuwa.’+ Ojja kukayolako nga bwe bayola akabonero ku kintu.*
45 Kubanga nze Yakuwa eyabaggya mu nsi ya Misiri, ndyoke nkyoleke nti ndi Katonda wammwe;+ mubenga batukuvu+ kubanga ndi mutukuvu.+
7 “‘Mwetukuzenga era mubenga batukuvu,+ kubanga nze Yakuwa Katonda wammwe. 8 Mukwatenga amateeka gange.+ Nze Yakuwa abatukuza.+