-
Eby’Abaleevi 14:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 “Naye bw’abanga omwavu nga talina busobozi, atwalanga endiga emu ento ennume ng’ekiweebwayo olw’omusango n’akiwuubawuuba okusobola okwetangirira, n’ekimu kya kkumi ekya efa* y’obuwunga obutaliimu mpulunguse obutabuddwamu amafuta g’ezzeyituuni ng’ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke, ne logu y’amafuta g’ezzeyituuni,
-