Okuva 6:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Gano ge mannya ga batabani ba Leevi+ okusinziira ku buzaale bwabwe: Gerusoni, Kokasi, ne Merali.+ Leevi yawangaala emyaka 137. Okubala 26:57 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 57 Bano be Baleevi abaawandiikibwa+ okusinziira ku mpya zaabwe: mu Gerusoni mwavaamu ab’oluggya lwa Gerusoni; mu Kokasi,+ ab’oluggya lwa Kokasi; mu Merali, ab’oluggya lwa Merali. 1 Ebyomumirembe Ekisooka 23:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 Dawudi n’abateeka* mu bibinja+ ng’abaana ba Leevi bwe baali: Gerusoni, Kokasi, ne Merali.+
16 Gano ge mannya ga batabani ba Leevi+ okusinziira ku buzaale bwabwe: Gerusoni, Kokasi, ne Merali.+ Leevi yawangaala emyaka 137.
57 Bano be Baleevi abaawandiikibwa+ okusinziira ku mpya zaabwe: mu Gerusoni mwavaamu ab’oluggya lwa Gerusoni; mu Kokasi,+ ab’oluggya lwa Kokasi; mu Merali, ab’oluggya lwa Merali.