LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 12:14
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 14 “‘Munajjukiranga olunaku olwo, era munaalukuzanga ng’embaga mu linnya lya Yakuwa mu mirembe gyammwe gyonna. Mulukuzenga; lino tteeka lya mirembe na mirembe.

  • Eby’Abaleevi 23:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Mu mwezi ogw’olubereberye, ku lunaku olw’ekkumi n’ennya+ akawungeezi,* eneebanga mbaga ya Yakuwa ey’Okuyitako.+

  • Ekyamateeka 16:1
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 16 “Ojjukiranga omwezi gwa Abibu,* n’okwata embaga ey’Okuyitako eya Yakuwa Katonda wo,+ kubanga mu mwezi gwa Abibu Yakuwa Katonda wo mwe yakuggira mu Misiri ekiro.+

  • Ezeekyeri 45:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 “‘Ku lunaku olw’ekkumi n’ennya mu mwezi ogusooka, munaakwatanga embaga ey’Okuyitako.+ Munaalyanga emigaati egitali mizimbulukuse okumala ennaku musanvu.+

  • 1 Abakkolinso 5:7
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Muggyeewo ekizimbulukusa ekikadde, musobole okubeera ekitole ekiggya nga temuliimu kizimbulukusa. Kubanga Kristo, omwana gwaffe ogw’endiga ogw’Okuyitako,+ aweereddwayo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share