LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 12:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Munaalyanga emigaati egitali mizimbulukuse+ okumala ennaku musanvu. Ku lunaku olusooka munaggyanga ekizimbulukusa mu nnyumba zammwe, kubanga omuntu yenna anaalyanga ekintu ekirimu ekizimbulukusa okuva ku lunaku olusooka okutuuka ku lunaku olw’omusanvu, anattibwanga n’aggibwa mu Isirayiri.

  • Eby’Abaleevi 23:6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 6 “‘Ku lunaku olw’ekkumi n’ettaano olw’omwezi ogwo eneebanga mbaga ya Yakuwa ey’emigaati egitali mizimbulukuse.+ Munaalyanga emigaati egitali mizimbulukuse okumala ennaku musanvu.+

  • 1 Abakkolinso 5:8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 8 N’olwekyo, ka tukwate embaga+ nga tetukozesa kizimbulukusa kikadde, wadde ekizimbulukusa eky’ebikolwa ebibi n’eky’okwonoona, wabula nga tukozesa emigaati egitali mizimbulukuse, egy’obwesimbu n’amazima.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share