-
Eby’Abaleevi 22:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Temuwangayo kintu kyonna ekiriko obulemu,+ kubanga tekijja kubaleetera kusiimibwa.
-
-
Eby’Abaleevi 22:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Eyo eyaziba amaaso oba eyamenyeka okugulu oba erina ekiwundu oba ensundo oba ebikakampa ku lususu oba olukuku, temugiwangayo eri Yakuwa, era temugiwangayo ku kyoto ng’ekiweebwayo eri Yakuwa.
-
-
Ekyamateeka 15:21Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
21 Naye bw’eneebangako ekikyamu kyonna—nga nnema, oba nga nzibe ya maaso, oba ng’eriko ekikyamu ekirala kyonna eky’amaanyi—togiwangayo nga ssaddaaka eri Yakuwa Katonda wo.+
-