Eby’Abaleevi 23:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Munaabalanga ennaku 50+ okutuusa ku lunaku oluddirira Ssabbiiti ey’omusanvu, ne muwaayo eri Yakuwa ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke eyaakakungulwa.+ Eby’Abaleevi 23:19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 19 Era munaawangayo omwana gw’embuzi gumu ng’ekiweebwayo olw’ekibi,+ n’endiga ennume bbiri, nga buli emu ya mwaka gumu, nga ssaddaaka ey’emirembe.+
16 Munaabalanga ennaku 50+ okutuusa ku lunaku oluddirira Ssabbiiti ey’omusanvu, ne muwaayo eri Yakuwa ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke eyaakakungulwa.+
19 Era munaawangayo omwana gw’embuzi gumu ng’ekiweebwayo olw’ekibi,+ n’endiga ennume bbiri, nga buli emu ya mwaka gumu, nga ssaddaaka ey’emirembe.+