Yoswa 11:23 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 23 Yoswa n’awamba ensi yonna, nga Yakuwa bwe yasuubiza Musa,+ era n’agiwa Abayisirayiri ng’obusika okusinziira ku migabo gyabwe, egabanyizibwemu ebika byabwe.+ Awo ensi n’ewummula entalo.+ Yoswa 18:1 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Awo ng’ensi emaze okuwambibwa,+ ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri kyakuŋŋaanira e Siiro,+ ne basimba eyo weema ey’okusisinkaniramu.+ Zabbuli 44:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 Wagoba amawanga n’omukono gwo,+We gaali n’osenzaawo bajjajjaffe.+ Wafufuggaza amawanga era n’ogagoba.+
23 Yoswa n’awamba ensi yonna, nga Yakuwa bwe yasuubiza Musa,+ era n’agiwa Abayisirayiri ng’obusika okusinziira ku migabo gyabwe, egabanyizibwemu ebika byabwe.+ Awo ensi n’ewummula entalo.+
18 Awo ng’ensi emaze okuwambibwa,+ ekibiina kyonna eky’Abayisirayiri kyakuŋŋaanira e Siiro,+ ne basimba eyo weema ey’okusisinkaniramu.+
2 Wagoba amawanga n’omukono gwo,+We gaali n’osenzaawo bajjajjaffe.+ Wafufuggaza amawanga era n’ogagoba.+