Eby’Abaleevi 25:10 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Munaatukuzanga omwaka ogw’ataano era munaalangiriranga eddembe mu nsi eri abantu bonna abagibeeramu.+ Omwaka ogwo gunaabanga Jjubiri gye muli, era buli omu anaddangayo ku ttaka ly’obusika bwe ne mu bantu be.+
10 Munaatukuzanga omwaka ogw’ataano era munaalangiriranga eddembe mu nsi eri abantu bonna abagibeeramu.+ Omwaka ogwo gunaabanga Jjubiri gye muli, era buli omu anaddangayo ku ttaka ly’obusika bwe ne mu bantu be.+