-
Okubala 27:1Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
27 Awo bawala ba Zerofekaadi+ mutabani wa Keferi mutabani wa Gireyaadi mutabani wa Makiri mutabani wa Manase, ow’omu mpya za Manase mutabani wa Yusufu, ne basembera. Gano ge mannya ga bawala be: Makula, Nuuwa, Kogula, Mirika ne Tiruza.
-