-
Eby’Abaleevi 22:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Omuntu yenna ow’omu zzadde lya Alooni anaabanga n’ebigenge+ oba endwadde emuleetera okuvaamu amazzi mu bitundu bye eby’ekyama,+ talyanga ku bintu ebitukuvu okutuusa lw’anaabanga omulongoofu,+ k’abe oyo anaakwatanga ku muntu anaabanga afuuse atali mulongoofu olw’omuntu afudde,+ oba anaabanga avuddemu amazzi g’ekisajja,+
-
-
Okubala 19:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Buli anaakwatanga ku mulambo gw’omuntu yenna anaamalanga ennaku musanvu+ nga si mulongoofu.
-