LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 29:33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 33 N’aba olubuto nate, n’azaala omwana ow’obulenzi n’agamba nti: “Yakuwa awulirizza, olw’okuba saagalibwa kyavudde ampa n’ono.” Bw’atyo n’amutuuma Simiyoni.*+

  • Olubereberye 46:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Batabani ba Simiyoni+ be bano: Yemweri, Yamini, Okadi, Yakini, Zokali, ne Sawuli+ omwana w’omukazi Omukanani.

  • Okubala 2:12, 13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 12 Abanaasiisira okumuliraana bajja kuba ab’ekika kya Simiyoni, era omwami w’abaana ba Simiyoni ye Serumiyeeri+ mutabani wa Zulisadaayi. 13 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 59,300.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share