-
Eby’Abaleevi 5:5Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
5 “‘Omuntu bw’abangako omusango mu kimu ku ebyo, anaayatulanga+ ekibi ky’akoze.
-
-
Yoswa 7:19Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
19 Awo Yoswa n’agamba Akani nti: “Nkwegayiridde mwana wange, wa Yakuwa Katonda wa Isirayiri ekitiibwa omwatulire ky’okoze. Mbuulira ky’okoze. Tokinkweka.”
-