Olubereberye 30:10, 11 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 10 Zirupa omuweereza wa Leeya n’azaalira Yakobo omwana ow’obulenzi. 11 Awo Leeya n’agamba nti: “Nga guno mukisa gwa maanyi!” Bw’atyo n’amutuuma Gaadi.*+ Olubereberye 46:16 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 16 Batabani ba Gaadi+ be bano: Zifiyooni, Kagi, Suni, Ezuboni, Eri, Alodi, ne Aleri.+ Okubala 2:14, 15 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 14 Ekika kya Gaadi kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Gaadi ye Eriyasaafu+ mutabani wa Leweri. 15 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 45,650.+
10 Zirupa omuweereza wa Leeya n’azaalira Yakobo omwana ow’obulenzi. 11 Awo Leeya n’agamba nti: “Nga guno mukisa gwa maanyi!” Bw’atyo n’amutuuma Gaadi.*+
14 Ekika kya Gaadi kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Gaadi ye Eriyasaafu+ mutabani wa Leweri. 15 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 45,650.+