-
Okubala 5:15Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
15 omusajja anaaleetanga mukazi we eri kabona awamu n’ekiweebwayo kya mukazi we, kimu kya kkumi ekya efa* y’obuwunga bwa ssayiri. Takifukangako mafuta wadde okukiteekako obubaani obweru, kubanga kiba kiweebwayo eky’emmere ey’empeke eky’obuggya, ekiweebwayo eky’emmere ey’empeke ekijjukiza omusango ogwazzibwa.
-