Eby’Abaleevi 2:9 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 9 Kabona anaatoolanga ku kiweebwayo eky’emmere ey’empeke okukiikirira ekiweebwayo kyonna,+ n’akyokera ku kyoto ng’ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, eky’evvumbe eddungi.*+
9 Kabona anaatoolanga ku kiweebwayo eky’emmere ey’empeke okukiikirira ekiweebwayo kyonna,+ n’akyokera ku kyoto ng’ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, eky’evvumbe eddungi.*+