LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 30:17, 18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Katonda n’awuliriza Leeya, Leeya n’aba olubuto n’azaalira Yakobo omwana ow’obulenzi ow’okutaano. 18 Awo Leeya n’agamba nti: “Katonda ampadde empeera kubanga nnawa baze omuweereza wange.” Bw’atyo n’amutuuma Isakaali.*+

  • Olubereberye 46:13
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 13 Batabani ba Isakaali be bano: Tola, Puva, Yobu, ne Simuloni.+

  • Okubala 2:5, 6
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Abanaasiisira okumuliraana bajja kuba ab’ekika kya Isakaali, era omwami w’abaana ba Isakaali ye Nesaneeri+ mutabani wa Zuwaali. 6 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa bali 54,400.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share