Olubereberye 30:20 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 20 Leeya n’agamba nti: “Katonda ampadde ekirabo ekirungi. Kaakano baze anangumiikiriza,+ kubanga mmuzaalidde abaana ab’obulenzi mukaaga.”+ Bw’atyo n’amutuuma Zebbulooni.*+ Okubala 2:7, 8 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 7 Ekika kya Zebbulooni kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Zebbulooni ye Eriyaabu+ mutabani wa Keroni. 8 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 57,400.+
20 Leeya n’agamba nti: “Katonda ampadde ekirabo ekirungi. Kaakano baze anangumiikiriza,+ kubanga mmuzaalidde abaana ab’obulenzi mukaaga.”+ Bw’atyo n’amutuuma Zebbulooni.*+
7 Ekika kya Zebbulooni kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Zebbulooni ye Eriyaabu+ mutabani wa Keroni. 8 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 57,400.+