LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 43:29
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 29 Bwe yayimusa amaaso ge n’alaba Benyamini muganda we, omwana wa nnyina,+ n’abagamba nti: “Ono ye muganda wammwe asembayo obuto gwe mwaŋŋambako?”+ N’agattako nti: “Katonda akulage ekisa mwana wange.”

  • Olubereberye 46:21
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 21 Batabani ba Benyamini+ be bano: Bera, Bekeri, Asuberi, Gera,+ Naamani, Eki, Losi, Muppimu, Kuppimu,+ ne Aludi.+

  • Okubala 2:22, 23
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 22 Ekika kya Benyamini kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Benyamini ye Abidaani+ mutabani wa Gidiyooni. 23 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 35,400.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share