LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 30:7, 8
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 7 Biruka omuweereza wa Laakeeri n’aba olubuto nate, n’azaalira Yakobo omwana ow’obulenzi ow’okubiri. 8 Laakeeri n’agamba nti: “Mmegganye ne muganda wange okumeggana okw’amaanyi era mpangudde!” Bw’atyo n’amutuuma Nafutaali.*+

  • Olubereberye 46:24
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 24 Batabani ba Nafutaali+ be bano: Yazeeri, Guni, Yezeri, ne Siremu.+

  • Okubala 2:29, 30
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 29 Ekika kya Nafutaali kye kijja okuddako, era omwami w’abaana ba Nafutaali ye Akira+ mutabani wa Enani. 30 Ab’omu ggye lye abaawandiikibwa baali 53,400.+

  • Okubala 26:48
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 48 Abaana ba Nafutaali+ ng’empya zaabwe bwe zaali be bano: mu Yazeeri mwavaamu ab’oluggya lwa Yazeeri; mu Guni, ab’oluggya lwa Guni;

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share