Eby’Abaleevi 7:30 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 30 Anaaleeteranga mu ngalo ze amasavu+ n’ekifuba, n’abiwaayo ng’ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, era anaabiwuubirawuubiranga mu maaso ga Yakuwa ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa.+ Okubala 8:21 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 21 Awo Abaleevi ne beetukuza ne booza ebyambalo byabwe,+ oluvannyuma Alooni n’abawaayo* ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa mu maaso ga Yakuwa.+ Ebyo bwe byaggwa, Alooni n’abatangirira okubatukuza.+
30 Anaaleeteranga mu ngalo ze amasavu+ n’ekifuba, n’abiwaayo ng’ekiweebwayo eri Yakuwa ekyokebwa n’omuliro, era anaabiwuubirawuubiranga mu maaso ga Yakuwa ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa.+
21 Awo Abaleevi ne beetukuza ne booza ebyambalo byabwe,+ oluvannyuma Alooni n’abawaayo* ng’ekiweebwayo ekiwuubibwa mu maaso ga Yakuwa.+ Ebyo bwe byaggwa, Alooni n’abatangirira okubatukuza.+