-
Ekyamateeka 1:27, 28Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
27 Mwemulugunyiza mu weema zammwe nga mugamba nti, ‘Yakuwa yatuggya mu nsi ya Misiri okutuwaayo mu mikono gy’Abaamoli batuzikirize olw’okuba yali tatwagala. 28 Wa eyo gye tulaga? Baganda baffe batuterebudde*+ nga bagamba nti, “Abantu baayo ba maanyi era bawanvu okutusinga, n’ebibuga binene era biriko bbugwe atuukira ddala ku ggulu,*+ ate era twalabyeyo n’abaana b’Abaanaki.”’+
-