-
Okubala 7:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Abaami bajja kuleeta ebiweebwayo byabwe eby’okutongoza ekyoto ku nnaku eziddiriŋŋana, nga buli mwami ekiweebwayo kye akireeta ku lunaku lwa njawulo.”
-
-
Okubala 7:30Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
30 Ku lunaku olw’okuna Erizuuli+ mutabani wa Sedewuli, omwami w’abaana ba Lewubeeni,
-
-
Okubala 10:18Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
18 Ekibinja eky’ebika ebisatu ekya Lewubeeni ne kisimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, era Erizuuli+ mutabani wa Sedewuli ye yali akulira eggye lyakyo.
-