-
Okubala 7:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Abaami bajja kuleeta ebiweebwayo byabwe eby’okutongoza ekyoto ku nnaku eziddiriŋŋana, nga buli mwami ekiweebwayo kye akireeta ku lunaku lwa njawulo.”
-
-
Okubala 7:48Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
48 Ku lunaku olw’omusanvu Erisaama+ mutabani wa Ammikudi, omwami w’abaana ba Efulayimu,
-
-
Okubala 10:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lw’abaana ba Efulayimu ne kisimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, era Erisaama+ mutabani wa Ammikudi ye yali akulira eggye lyakyo.
-