-
Okubala 7:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Yakuwa n’agamba Musa nti: “Abaami bajja kuleeta ebiweebwayo byabwe eby’okutongoza ekyoto ku nnaku eziddiriŋŋana, nga buli mwami ekiweebwayo kye akireeta ku lunaku lwa njawulo.”
-
-
Okubala 7:66Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
66 Ku lunaku olw’ekkumi Akiyezeeri+ mutabani wa Amisadaayi, omwami w’abaana ba Ddaani,
-
-
Okubala 10:25Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
25 Awo ekibinja eky’ebika ebisatu eky’olusiisira lw’abaana ba Ddaani ne kisimbula okusinziira ku bibinja by’eggye lyakyo, ne kiba nga kye kikuuma ensiisira zonna ku luuyi olw’emabega. Akiyezeeri+ mutabani wa Amisadaayi ye yali akulira eggye lyakyo.
-