Okubala 1:52 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 52 “Buli Muyisirayiri ajja kusimbanga weema ye mu kifo ekyamuweebwa, buli muntu mu kibinja kye eky’ebika ebisatu+ ng’ebibinja byabwe bwe biri.* Okubala 2:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Abayisirayiri bajja kusiisira ebibinja byabwe eby’ebika ebisatu+ we byaweebwa okubeera, buli muntu ng’ali kumpi n’akabonero k’ennyumba ya bakitaabe. Bajja kusiisira ku njuyi zonna eza weema ey’okusisinkaniramu nga batunudde gy’eri.
52 “Buli Muyisirayiri ajja kusimbanga weema ye mu kifo ekyamuweebwa, buli muntu mu kibinja kye eky’ebika ebisatu+ ng’ebibinja byabwe bwe biri.*
2 “Abayisirayiri bajja kusiisira ebibinja byabwe eby’ebika ebisatu+ we byaweebwa okubeera, buli muntu ng’ali kumpi n’akabonero k’ennyumba ya bakitaabe. Bajja kusiisira ku njuyi zonna eza weema ey’okusisinkaniramu nga batunudde gy’eri.