LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Olubereberye 49:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Ddamula teevenga mu Yuda,+ n’omuggo gw’oyo afuga teguuvenga wakati wa bigere bye, okutuusa Siiro* lw’alijja,+ era abantu balimugondera.+

  • Zabbuli 2:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    •  9 Oligamenyaamenya ng’okozesa ddamula ey’ekyuma,+

      Oligaasaayasa ng’ekintu eky’ebbumba.”+

  • Zabbuli 72:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Bakabaka bonna banaamuvunnamiranga,

      N’amawanga gonna ganaamuweerezanga.

  • Okubikkulirwa 6:2
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 2 Ne ndaba era laba! embalaasi enjeru;+ eyali agituddeko yalina omutego gw’akasaale; n’aweebwa engule,+ n’agenda ng’awangula asobole okumaliriza okuwangula kwe.+

  • Okubikkulirwa 19:15
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 15 Mu kamwa ke mwali muvaamu ekitala ekiwanvu+ era ekyogi eky’okutemesa amawanga, era aligalunda n’omuggo ogw’ekyuma.+ Era alirinnyirira essogolero ly’omwenge gw’obusungu obungi obwa Katonda Omuyinza w’Ebintu Byonna.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share