Okubala 32:13 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 13 Bwe kityo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri, n’ababungeesa mu ddungu okumala emyaka 40,+ okutuusa omulembe ogwo gwonna ogwali gukola ebibi mu maaso ga Yakuwa lwe gwaggwaawo.+ Okubala 33:38 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 38 Alooni kabona n’ayambuka ku Lusozi Kooli nga Yakuwa bwe yalagira, n’afiira eyo mu mwaka ogw’amakumi ana okuva Abayisirayiri lwe baava mu nsi ya Misiri, mu mwezi ogw’okutaano ku lunaku olusooka olw’omwezi ogwo.+
13 Bwe kityo obusungu bwa Yakuwa ne bubuubuukira Isirayiri, n’ababungeesa mu ddungu okumala emyaka 40,+ okutuusa omulembe ogwo gwonna ogwali gukola ebibi mu maaso ga Yakuwa lwe gwaggwaawo.+
38 Alooni kabona n’ayambuka ku Lusozi Kooli nga Yakuwa bwe yalagira, n’afiira eyo mu mwaka ogw’amakumi ana okuva Abayisirayiri lwe baava mu nsi ya Misiri, mu mwezi ogw’okutaano ku lunaku olusooka olw’omwezi ogwo.+