-
Eby’Abaleevi 11:2-4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
2 “Mugambe Abayisirayiri nti, ‘Bino bye biramu ebiri ku nsi* bye muyinza okulya:+ 3 Buli nsolo erina ebinuulo ebyeyawuliddemu ddala era ezza obwenkulumu eyinza okuliibwa.
4 “‘Naye temulyanga nsolo zino ezizza obwenkulumu oba ezirina ebinuulo ebyeyawuddemu: eŋŋamira, ezza obwenkulumu naye terina binuulo byawulemu. Si nnongoofu gye muli.+
-