LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yoswa 6:17
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 17 Ekibuga n’ebintu byonna ebikirimu bya kuzikirizibwa;+ byonna bya Yakuwa. Lakabu+ malaaya ye yekka anaasigala nga mulamu, ye n’abo bonna abali naye mu nnyumba, kubanga yakweka abakessi be twatuma.+

  • Yoswa 10:28
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 28 Yoswa yawamba Makkeda+ ku lunaku olwo era n’atta n’ekitala ab’omu kibuga ekyo. Yatta kabaka waakyo n’abantu bonna abaakirimu obutalekaawo n’omu.+ Bw’atyo n’akola kabaka wa Makkeda+ nga bwe yakola kabaka wa Yeriko.

  • Yoswa 11:11
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 11 Batta abantu baamu bonna n’ekitala ne babazikiriza.+ Tewaasigalawo kintu na kimu ekissa omukka.+ Oluvannyuma yayokya Kazoli omuliro.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share