LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okuva 23:5
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 5 Bw’olabanga endogoyi y’omuntu atakwagala ng’egudde n’omugugu gwayo togiyitangako buyisi. Omuyambanga n’ogiggyako omugugu.+

  • Eby’Abaleevi 19:18
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 18 “‘Towooleranga ggwanga+ wadde okusibira abaana b’abantu bo ekiruyi; era oyagalanga munno nga bwe weeyagala.+ Nze Yakuwa.

  • Lukka 10:27
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 27 N’amuddamu nti: “‘Oyagalanga Yakuwa* Katonda wo n’omutima gwo gwonna, n’obulamu bwo bwonna, n’amaanyi go gonna, n’amagezi go gonna,’+ era ‘oyagalanga muliraanwa* wo nga bwe weeyagala.’”+

  • Abaggalatiya 6:10
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 10 Kale nno, buli lwe tuba tufunye akakisa,* ka tukolerenga bonna ebirungi, naye okusingira ddala bakkiriza bannaffe.

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share