LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Okubala 26:55
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 55 Ensi ejja kugabanyizibwamu ng’ekubibwako kalulu.+ Bajja kuweebwa obusika okusinziira ku mannya g’ebika bya bakitaabwe.

  • Okubala 33:54
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 54 Ensi mujja kugigabana nga mukuba kalulu+ okusinziira ku mpya zammwe. Ekibinja ekirimu abantu abangi mujja kukiwa ekitundu kinene okuba obusika, ate ekirimu abatono mujja kukiwa ekitundu kitono okuba obusika.+ Buli omu akalulu we kanaamuteeka we wajja okuba obusika bwe. Mujja kufuna ettaka ery’obusika okusinziira ku bika bya bakitammwe.+

  • Engero 16:33
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 33 Akalulu kakubibwa nga kasuulibwa mu kikondoolo,+

      Naye kyonna ekiva mu kalulu, Yakuwa y’aba akisazeewo.+

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share