Okubala 34:2 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 2 “Lagira Abayisirayiri nti: ‘Bwe munaatuuka mu nsi ya Kanani,+ eyo ye nsi gye mugenda okufuna ng’obusika, ensi ya Kanani ng’ensalo zaayo bwe ziri.+ Okubala 34:6 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 6 “‘Ensalo yammwe ey’ebugwanjuba ejja kuba Ennyanja Ennene* n’olubalama lwayo. Eyo y’ejja okuba ensalo yammwe ey’ebugwanjuba.+
2 “Lagira Abayisirayiri nti: ‘Bwe munaatuuka mu nsi ya Kanani,+ eyo ye nsi gye mugenda okufuna ng’obusika, ensi ya Kanani ng’ensalo zaayo bwe ziri.+
6 “‘Ensalo yammwe ey’ebugwanjuba ejja kuba Ennyanja Ennene* n’olubalama lwayo. Eyo y’ejja okuba ensalo yammwe ey’ebugwanjuba.+