LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE ogwa Intaneeti
LAYIBULALE EY'OKU MUKUTU GWAFFE
ogwa Intaneeti
Luganda
  • BAYIBULI
  • EBITABO
  • MEETINGS
  • Yoswa 19:51
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 51 Obwo bwe busika Eriyazaali kabona ne Yoswa mutabani wa Nuuni awamu n’abakulu b’ennyumba z’ebika by’Abayisirayiri bwe baagabanyaamu+ nga bakuba akalulu e Siiro+ mu maaso ga Yakuwa, ku mulyango gwa weema ey’okusisinkaniramu.+ Awo ne bamaliriza okugabanyaamu ensi.

  • Yoswa 22:9
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 9 Oluvannyuma lw’ekyo, Abalewubeeni n’Abagaadi n’ekitundu ekimu eky’okubiri eky’ab’ekika kya Manase baaleka Abayisirayiri abalala e Siiro, ekiri mu nsi ya Kanani, ne baddayo mu kitundu ky’e Gireyaadi+ ekyabaweebwa, nga Yakuwa bwe yalagira okuyitira mu Musa.+

  • Ekyabalamuzi 21:19
    Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
    • 19 Awo ne bagamba nti: “Buli mwaka wabaawo embaga ya Yakuwa e Siiro+ ekiri ebukiikakkono wa Beseri, ebuvanjuba w’oluguudo oluva e Beseri okugenda e Sekemu, era ekiri ebukiikaddyo wa Lebona.”

Ebitabo Ebiri mu Luganda (1982-2025)
Log Out
Log In
  • Luganda
  • Share
  • Preferences
  • Copyright © 2025 Watch Tower Bible and Tract Society of Pennsylvania
  • Obukwakkulizo
  • Engeri gye Tukuumamu Ebikukwatako
  • Privacy Settings
  • JW.ORG
  • Log In
Share