Olubereberye 28:18, 19 Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya 18 Yakobo n’agolokoka ku makya ennyo, n’addira ejjinja lye yali yeezizise n’alisimba okuba ekijjukizo, n’aliyiwako amafuta.+ 19 Ekifo ekyo n’akituuma Beseri,* naye mu kusooka ekibuga ekyo kyali kiyitibwa Luuzi.+
18 Yakobo n’agolokoka ku makya ennyo, n’addira ejjinja lye yali yeezizise n’alisimba okuba ekijjukizo, n’aliyiwako amafuta.+ 19 Ekifo ekyo n’akituuma Beseri,* naye mu kusooka ekibuga ekyo kyali kiyitibwa Luuzi.+