-
Yoswa 10:11Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
11 Bwe baali badduka Abayisirayiri nga baserengeta e Besu-kolooni, Yakuwa n’asuula amayinja amanene ag’omuzira okuva mu ggulu ne gabakuba okutuukira ddala e Azeka, ne basaanawo. Era abo abaafa amayinja ag’omuzira baali bangi okusinga abo Abayisirayiri be batta n’ekitala.
-
-
Yoswa 21:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 Okuyitira mu kukuba akalulu, Abaleevi ab’omu mpya z’Abakokasi abaali basigaddewo, baaweebwa ebibuga okuva mu kika kya Efulayimu.
-
-
Yoswa 21:22Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
22 Kibuzayimu n’amalundiro gaakyo, ne Besu-kolooni+ n’amalundiro gaakyo—ebibuga bina.
-