-
Ekyamateeka 4:4Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
4 Naye mmwe abanyweredde ku Yakuwa Katonda wammwe mmwenna muli balamu leero.
-
-
Ekyamateeka 10:20Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
20 “Otyanga Yakuwa Katonda wo. Ye gw’obanga oweereza+ era ye gw’obanga onywererako, era mu linnya lye mw’obanga olayirira.
-
-
Yoswa 23:8Bayibuli Enkyusa ey’Ensi Empya
-
-
8 Naye munywerere ku Yakuwa Katonda wammwe,+ nga bwe mubadde mukola okutuusa leero.
-